Welcome to RIRIMBA Lyrics!

Meet the Author

Ut eleifend tortor aliquet, fringilla nunc non, consectetur magna. Suspendisse potenti.

Looking for something?

Subscribe to RIRIMBA Lyrics!

Receive the latest posts by email. Just enter your email below if you want to subscribe!

Tuesday, June 9, 2015

Number One By Judith Babirye

Njagala kukutegeera (osanidde)
njagala kukumanya (asanidde)

[Chorus]
njagala ompe omutima ogukutegeera
njagala ompe omutima ogukumanyi
owandike amateeka ku mutima gwange
mukama njagala ompe omutima ogukutya

[Verse 1]
njagala ompe omutima omukakamu
njagala ompe omutima ogusiinza
owandiike amateeka ku mutima gwange
mu buli mbeera obeere number one 
(ye ggwe number one)

(hook x2)
number one obeere number one
bonna obasinga mukama 
obeere number one
number one, obeere number one
bonna obasinga ssebo
obeere bumber one

[Verse 2]
- njagala nnyo mukama
njagala ompe omutima ogukunoonya
njagala ompe omutima oguyaayaana (owaandiike kitange)
owandiike amateeka ku mutima gwange
mukama njagala ompe omutima ogukutya
- njagala nnyo kitange
njagala ompe omutima oguyaayaana 
njagala ompe omutima oguwammanta (owaandiike mukwano)
owaandiike amateeka ku mutima gwange
mukama njagala ompe omutima ogukutya
- njagala nnyo mukama
njagala ompe omutima omugoonvu (ooh kabaka)
njagala ompe omutima ogukukoowoola (ehh nkukoowole nze)
owaandiike amateeka mu mutima gwange
mukama njagala ompe omutima ogukutya
- njagala nnyo mukama
njagala ompe omutima ogutakyuuka
- njagala nnyo kitange
njagala ompe omutima ogunywedde
owaandiike amateeka mu mutima gwange
buli mbeera obeera number one
(ye ggwe number one)

(hook) till fade
number one obeere number one
bonna obasinga mukama (obasinga)
obeere number one (bonna obasinga)
number one, obeere number one
bonna obasinga ssebo (haleluya)
obeere bumber one (teri mulala)

number one obeere number one
bonna obasinga mukama (ddala obasinga)
obeere number one 
number one, obeere number one
bonna obasinga ssebo 
obeere bumber one 


ooh ohh, yeah yeah 
obasinga.. bonna obasinga
ooh oohhh

0 comments:

Post a Comment

VIDEO Lyrics

RWANDAN Culture And Traditions