(verse
1)
moseh
lwange nzika ku ssimu
bambi
nkubire omwana gwenjagala
eyange
eweddeko credit
ate
nga bambi mumisinga nnyo
guno
omukwano guluma
naddala
nga gwoyagala akulesewo
agenze
ewala eyo jotatuuka nga
eyo
ebulaya jotabeera nga
ngo'sigaza
kusaba mukama
amukume
bambi amukomyewo bulamba
kyova
olaba nkusabye essimu
ncheckinge
oba yatuuse bulunji
njazika
ku ssimu
bambi
nkubire omwana gwenjagala
(chorus
x2)
hullo
beibe (hullo)
i'm
crazy for your love
wotali
beibe (kimanye)
eno
teba massanyu (yeah)
(verse
2)
beibe
mubutufu okuva lwewagenda (ooh girl)
nsula
nkuloota, buli lukya mba ndowooza wodda
nfune
essanyu liri lyewaleeta
everyday
i miss you, okuva lwewagenda
girl
i'm yearning for your love
silina
byenkola mbeera awo
nga
ndowooza ku ggwe ninda gwe
ssente
zenkola ngula credit nkube
mpulire
woyimiridde (i love you)
you're
so beautiful (girl)
teli
akusinga (mama)
njagala
ompe ekigambo kyo
honey
onkakase mbu teri ali kusigula
abasajja
bolaba eyo joyitayita
bagambe
ninayo abasinga eri
njagala
onsubize manye
nange
ngume eno jendi
(chorus
x2)
hullo
beibe (hullo)
i'm
crazy for your love
wotali
beibe (kimanye)
eno
teba massanyu (yeah)
(verse
3)
mbadde
awo nga ndowooza
ku
kali akaseera ketuyinza
okubeera
nga tumaliriza
buli
kimu kyonna kyetwesuubiza
nga byetwasaba
mukama abiwuliriza
nga
nze nawe tuli ffena
tweyagala
teri awanka wanka (nga teri abuka buka)
beibe
tukole deal
nti
eyo jooli beera nga olinda linda ko
nange
eno jeendi (yeah)
honey
kanve ku ssimu
ssimu
ssi yange moseh lwa' ya'jinjajisse
nsalirwa
naye ngenda ku misiinga
manya
nkulaviinga
njja
gula credit enkya nkubire twongere twogere (yeah yeah)
(chorus
till end)
hullo
beibe (hullo)
i'm
crazy for your love
wotali
beibe (kimanye)
eno
teba massanyu
0 comments:
Post a Comment